Isaiah 37:31-32

31 aAbantu ba Yuda abalifikkawo baliba ng’ebisimbe
emirandira gyabyo nga gikka wansi ate nga bigimuka ne bibala.
32 bMu Yerusaalemi walibaawo abalisigalawo
ne ku Lusozi Sayuuni walibeerawo abaliwona,
kubanga Mukama Ayinzabyonna mu bumalirivu bwe,
yeewaddeyo okukikola.
Copyright information for LugEEEE